Luke 11:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tusonyiwe ebibi byaffe, anti nga naffe tusonyiwa buli atulinako ebbanja. Totutwala mu kukemebwa.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era otusonyiwe ebyonoono byaffe, nga naffe bwe tusonyiwa abatukolako ebisobyo. So totutwala mu kukemebwa.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era otusonyiwe ebyonoono byaffe; kubanga naffe tumusonyiwa buli gwe tubanja. So totutwala mu kukemebwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era otusonyiwe ebibi byaffe, kubanga naffe tusonyiwa buli akola ebitulumya. Era totuleka kukemebwa.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era otusonyiwe ebyonoono byaffe; kubanga naffe tumusonyiwa buli gwe tubanja. So totutwala mu kukemebwa.