Luke 11:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zibasanze mmwe! Kubanga muli ng'entaana ezitalabika, abantu ne bazitambulirako nga tebamanyi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Zibasanze! Kubanga muli ng’amalaalo, agatalabika abantu kwe batambulira ng’ekiri munda tebakimanyi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zibasanze! kubanga mufaanana amalaalo agatalabika, abantu ge batambulirako nga tebagamanyi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muli ba kubonaabona mmwe! Muli ng'amalaalo agatalabika, abantu ge batambulirako ne batagamanya nti malaalo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zibasanze! kubanga mufaanana amalaalo agatalabika, abantu ge batambulirako nga tebagamanyi.