Luke 11:49 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amagezi ga Katonda kyegaava gagamba nti: ‘Ndibatumira abalanzi n'abatume, abamu ku bo balibatta n'okubayigganya,’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo Katonda mu magezi ge, kyeyava agamba nti, ‘Ndibaweereza bannabbi n’abatume, abamu balibatta n’abalala balibayigganya.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amagezi ga Katonda kye gaava gagamba nti Ndibatumira bannabbi n'abatume; abamu ku bo balibatta balibayigganya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo Amagezi ga Katonda kyegava gagamba nti: ‘Ndibatumira abalanzi n'abatume, abamu ku bo balibatta, n'abalala balibayigganya.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amagezi ga Katonda kyegaava gagamba nti Ndibatumira bannabbi n'abatume; abamu ku bo balibatta balibayigganya;