Luke 11:50 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ezzadde lino liryoke libuuzibwe omusaayi ogw'abalanzi bonna ogwali guyiiyiddwa okuva ensi lwe yabangibwawo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ab’omulembe guno kyemuliva muvunaanibwa olw’omusaayi gwa bannabbi bonna okuviira ddala ku kutondebwa kw’ensi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
omusaayi gwa bannabbi bonna, ogwayiika okuva ku kutondebwa kw'ensi, kyeguliva guvunaanibwa abantu ab'emirembe gino;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusaayi gw'abalanzi bonna ogwayiibwa okuva ku kutondebwa kw'ensi, kyeguliva guvunaanibwa abantu b'omulembe guno,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
omusaayi gwa bannabbi bonna, ogwayiika okuva ku kutondebwa kw'ensi, gubuuzibwe eri emirembe gino;