Luke 11:54 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga bamulindiridde okumukwasa mu by'anaaba ayogedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bamutega bamukwase mu bigambo kwe banaasinziira okumukwata.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga bamutega mu bigambo, bawulire ebinaava mu kamwa ke, balyoke bamuwawaabire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bamutega okumukwasa mu bigambo by'ayogera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga bamutega, okutega ekigambo ekinaava mu kamwa ke, balyoke bamuwawaabire.