Luke 11:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga mukwano gwange yaakatuuka okuva mu lugendo; sirina kaakulya ka kumuwa,’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga nfunye omugenyi, mukwano gwange avudde lugendo, naye sirina kyakulya kya kumuwa.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga mukwano gwange azze, ava mu lugendo, nange sirina kya kussa mu maaso ge;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga mukwano gwange atuuse ng'ava lugendo, ate sirina kye mmuwa’;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga mukwano gwange azze, ava mu lugendo, nange sirina kya kussa mu maaso ge;