Luke 12:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Buli yenna alyogera ekigambo ku Mwana w'omuntu, kirimusonyiyibwa; naye alivuma Mwoyo Mutuukirivu, talisonyiyibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Na buli muntu alyogera ekigambo ku Mwana w’Omuntu alisonyiyibwa, naye oyo alivvoola Mwoyo Mutukuvu tagenda kusonyiyibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na buli muntu ayogera ekigambo ku Mwana w'omuntu kirimusonyiyibwa: naye oyo avvoola Omwoyo Omutukuvu talisonyiyibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Era buli ayogera obubi ku Mwana w'Omuntu, alisonyiyibwa; naye oyo avuma Mwoyo Mutuukirivu, talisonyiyibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na buli muntu ayogera ekigambo ku Mwana w'omuntu kirimusonyiyibwa: naye oyo avvoola Omwoyo Omutukuvu talisonyiyibwa.