Luke 12:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'alyoka abagerera olugero, n'agamba nti: “Ennimiro y'omusajja omugagga omu yamubaliza ebibala bingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’abagerera olugero luno nti, “Waaliwo omusajja omugagga eyalina ennimiro n’abaza ebibala bingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagerera olugero ng'agamba nti, “ Waaliwo omuntu omugagga, ennimiro ye n'eyeza:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'abagerera olugero ng'agamba nti: “Waaliwo omuntu omugagga eyalina ennimiro, n'eyeza ebibala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagerera olugero ng'agamba nti Waaliwo omuntu omugagga, ennimiro ye n'eyeza: