Luke 12:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'alowooza mu mutima gwe nti: ‘Nkole ntya? Siriiko we nkuŋŋaanyiza bye mbazizza.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alowooza munda mu ye ng’agamba nti, ‘Nnaakola ntya? Kubanga sirina we nnaakuŋŋaanyiza bibala byange?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'alowooza munda mu ye ng'agamba nti Nnaakola ntya, kubanga sirina we nnaakuŋŋaanyiza bibala byange?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne yeebuuza mu mutima gwe nti: ‘Kiki kye nnaakola? Sirina we nnaateeka bibala byange!’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'alowooza munda mu ye ng'agamba nti Nnaakola ntya, kubanga sirina we nnaakuŋŋaanyiza bibala byange?