Luke 12:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndyoke ŋŋambe omwoyo gwange nti: Mwoyo gwange, ofunye ebirungi nkumu, ebyakuŋŋaanyizibwa okumala emyaka emingi; wummula, olye, onywe, oyagaayagane.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nzija kugamba emmeeme yange nti, “Emmeeme, weeterekedde bingi mu mawanika go okukuyisa mu myaka mingi egijja. Wummula, olye, onywe era weesanyuse!” ’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndigamba emmeeme yange nti Emmeeme, olina ebintu bingi ebiterekeddwa eby'emyaka emingi; wummula, olye, onywe, osanyuke.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo ndigamba omwoyo gwange nti mwoyo gwange, olina ebintu bingi ebiterekeddwa okumala emyaka mingi. Wummula, olye, onywe, osanyuke!’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndigamba emmeeme yange nti Emmeeme, olina ebintu bingi ebiterekeddwa eby'emyaka emingi; wummula, olye, onywe, osanyuke.