Luke 12:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Katonda n'amugamba nti: ‘Musiru ggwe! Mu kiro kino omwoyo gwo bajja kugukutwalako; kale bye weekuŋŋaanyiza binaaba by'ani?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye Katonda n’amugamba nti, ‘Musirusiru ggwe! Ekiro kino emmeeme yo eneekuggibwako. Kale ebyo bye weetegekedde binaaba by’ani?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda n'amugamba nti Musiru ggwe, mu kiro kino emmeeme yo banaagikuggyako; kale ebintu by'otegese binaaba by'ani?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Katonda n'amugamba nti: ‘Musirusiru ggwe! Mu kiro kino obulamu bwo bwa kukuggyibwako. Kale by'otegese binaaba by'ani?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Katonda n'amugamba nti Musiru ggwe, mu kiro kino emmeeme yo banaagikuggyako; kale ebintu by'otegese binaaba by'ani?