Luke 12:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'eyeekuŋŋaanyiza eby'ensi sso nga mu bya Katonda si mugagga, bw'aba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe kityo bwe kiriba eri buli muntu eyeeterekera, so nga mwavu eri Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo bw'ali eyeeterekera obugagga, so nga si mugagga eri Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo bw'aba eyeeterekera ebyobugagga, sso nga si mugagga mu bya Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo bw'ali eyeeterekera obugagga, so nga si mugagga eri Katonda.