Luke 12:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga obulamu bwe bukira emmere, n'omubiri gwe gukira ekyokwambala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga omwoyo gusinga wala emmere n’omubiri gusinga ebyambalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga obulamu businga emmere, n'omubiri gwa muwendo okusinga eby'okwambala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwa muwendo okusinga emmere, n'omubiri gwa muwendo okusinga ebyokwambala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obulamu businga emmere, n'omubiri gusinga ebyokwambala.