Luke 12:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo byonna amawanga gonna ag'ensi bye gettanira. Kitammwe amanyi ng'ebyo byonna mubyetaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ebintu ebyo byonna amawanga ge biyaayaanira, naye Kitammwe amanyi nga mubyetaaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ebintu ebyo byonna binoonyezebwa amawanga ag'ensi: naye Kitammwe amanyi nga mwetaaga ebyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byonna abantu ab'ensi bye beemalirako. Mmwe Kitammwe amanyi nti bino mubyetaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ebintu ebyo byonna binoonyezebwa amawanga ag'ensi: naye Kitammwe amanyi nga mwetaaga ebyo.