Luke 12:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muleke kutya, mmwe eggana ettono, kubanga Kitammwe yasiima okubawa obwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Temutya, mmwe ekisibo ekitono, kubanga Kitammwe asiimye okubawa obwakabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Totyanga, ggwe ekisibo ekitono; kubanga Kitammwe asiima okubawa mmwe obwakabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Temutya, mmwe ekibiina ekitono, kubanga Kitammwe yasiima okubawa Obwakabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Totyanga, ggwe ekisibo ekitono; kubanga Kitammwe asiima okubawa mmwe obwakabaka.