Luke 12:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga awabeera obugagga bwammwe, eyo n'omutima gwammwe gye gulibeera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga obugagga bwo gye buli, n’omutima gwo gye gunaabeeranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga obugagga bwammwe gye buli, n'emitima gyammwe gye giribeera.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga obugagga bwammwe gye buba n'omutima gwammwe gye guba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obugagga bwammwe gye buli, n'emitima gyammwe gye giribeera.