Luke 12:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaweereza abo beesiimye mukama waabwe bw'alijja n'amala abasanga nga batunula. Mazima mbagamba nti agenda kwesiba abatuuze ku lujjuliro, ayiteeyite ng'agenda abaweereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balina omukisa abaddu abo, mukama waabwe baalisanga nga batunula. Ddala ddala mbagamba nti, agenda kwambala atuuze abaddu abo ku mmeeza abagabule.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balina omukisa abaddu abo, mukama waabwe bw'alijja b'alisanga nga batunula; mazima mbagamba ng'alyesiba n'abatuuza ku mmere, n'ajja n'abaweereza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ba mukisa abaddu abo, mukama waabwe bw'alijja, b'alisanga nga batunula. Mazima mbagamba nti alyesiba ekimyu n'abatuuza okulya, n'agenda ng'abaweereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balina omukisa abaddu abo, mukama waabwe bw'alijja b'alisanga nga batunula; mazima mbagamba ng'alyesiba n'abatuuza ku mmere, n'ajja n'abaweereza.