Luke 12:49 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Najja kuleeta muliro ku nsi, ate njagala ki, wabula gubeere nga gwakoleera na dda!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Najja kuleeta muliro ku nsi, era kyandibadde kirungi singa gukoledde!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Najja kukoleeza muliro ku nsi; nagwo oba nga kaakano gwaka, njagala ki?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Najja kukoleeza muliro ku nsi. Singa nno gwase!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Najja kusuula muliro ku nsi; nagwo oba nga kaakano gwaka, njagala ki?