Luke 12:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ninayo ne batismu gye ŋŋenda okubatizibwamu; nga nkabiriddwa okutuusa ng'etuukiridde!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nninayo okubatizibwa kwe ndibatizibwa, naye nzija kuba mu nnaku nnyingi nga tekunnaba kutuukirizibwa!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nnina okubatizibwa kwe ndibatizibwa; nange nga mbonaabona okutuusa lwe kulituukirizibwa!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnina okubatizibwa kwe ŋŋenda okubatizibwamu, era neeraliikirira nnyo okutuusa lwe kulituukirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nnina okubatizibwa kwe ndibatizibwa; nange nga mbonaabona okutuusa lwe kulituukirizibwa!