Luke 12:52 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga n'okuva kati, abataano abali mu nnyumba emu balibaamu enjawukana: abasatu balyawukana n'ababiri, n'ababiri balyawukana n'abasatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuva kaakano amaka gajjanga kwawukanamu, ag’abantu abataano, abasatu ku bo nga bawakanya ababiri, n’ababiri nga bawakanya abasatu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga okutandika kaakano walibaawo bataano mu nnyumba emu nga baawukanye, abasatu n'ababiri, era ababiri n'abasatu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva kati, abataano mu nnyumba emu balyesalamu, abasatu ne bawakanya ababiri, n'ababiri ne bawakanya abasatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga okutanula kaakano walibaawo bataano mu nnyumba emu nga baawukanye, abasatu n'ababiri, era ababiri n'abasatu.