Luke 12:55 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate empewo bw'eva emaserengeta, mugamba nti: ‘Bujja kubeera bwa bbugumu,’ era bwe kiba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate empewo bw’ekunta ng’eva ku bukiikaddyo, mugamba nti, ‘Leero akasana kajja kwaka nnyo,’ era bwe kiba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mulaba empewo ng'efuluma e bukiikaddyo mugamba nti, ‘ Linaaba bbugumu;’ era bwe kiba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era empewo ey'omu bukiikaddyo bw'efuuwa, mugamba nti: ‘Omusana gujja kwaka nnyo.’ Era bwe kiba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe mulaba empewo ng'efuluma bukiika obwa ddyo mugamba nti Linaaba bbugumu; era bwe kiba.