Luke 12:59 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ka nkubuulire, omwo tolivaamu okutuusa ng'omaze n'okusasula akasente akasembayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nkutegeeza nti togenda kuvaayo okutuusa nga ne sente esembayo omaze okugisasula.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkugamba nti Toliva omwo n'akatono, okutuusa lw'olisasulirira ddala buli ssente.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkugamba nti omwo tolivaamu okutuusa lw'olisasula ssente esembayo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkugamba nti Toliva omwo n'akatono, okutuusa lw'olisasulirira ddala buli ssente.