Luke 12:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mulabe eno, enviiri zammwe ez'oku mutwe, zonna mbale. Temutya; muli ba muwendo okusinga enkazaluggya enkumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era amanyi enviiri eziri ku mutwe gwo nga bwe zenkana obungi. Temutya kubanga mmwe muli ba muwendo nnyo okusinga enkazaluggya ennyingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye n'enviiri ez'oku mitwe gyammwe zibaliddwa zonna. Temutyanga: mmwe muli ba muwendo okusinga enkazaluggya ennyingi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'enviiri ez'oku mitwe gyammwe zonna mbale. Temutya, muli ba muwendo okusinga enkazaluggya ennyingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'enviiri ez'oku mitwe gyammwe zibaliddwa zonna. Temutyanga: mmwe musinga enkazaluggya ennyingi.