Luke 12:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye alinneegaana mu maaso g'abantu, naye alyegaanibwa mu maaso g'abamalayika ba Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye oyo anneegaanira mu maaso g’abantu, n’Omwana w’Omuntu alimwegaanira mu maaso ga bamalayika ba Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye anneegaanira mu maaso g'abantu alyegaanirwa mu maaso ga bamalayika ba Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oyo anneegaana mu maaso g'abantu, alyegaanibwa mu maaso ga bamalayika ba Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye anneegaanira mu maaso g'abantu alyegaanirwa mu maaso ga bamalayika ba Katonda.