Luke 13:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yamulaba, n'amuyita, n'amugamba nti: “Mukazi wattu, osumuluddwa mu buyongobevu bwo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amulaba, n’amuyita n’amugamba nti, “Mukazi wattu, owonyezeddwa obulwadde bwo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu bwe yamulaba, n'amuyita n'amugamba nti, “Omukazi, osumuluddwa obulwadde bwo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yamulaba, n'amuyita n'amugamba nti: “Mukazi wattu, oggyiddwako obulwadde bwo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu bwe yamulaba, n'amuyita n'amugamba nti Omukazi, osumuluddwa obulwadde bwo.