Luke 13:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayanukula nti: “Mulowooza nti Abagalilaaya abo ekyo okubagwako kityo be baali aboonoonyi okusinga Abagalilaaya abalala bonna?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abagamba nti, “Mulowooza nti Abagaliraaya abo baali boonoonyi nnyo okusinga Abagaliraaya abalala bonna, balyoke baboneebone batyo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'abagamba nti, “ Mulowooza nga Abagaliraaya abo kubanga baabonyaabonyezebwa bwe batyo baali boonoonyi okusinga Abagaliraaya abalala bonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Olw'okubanga Abagalilaaya bano baabonyaabonyezebwa batyo, mulowooza nti baali boonoonyi okusinga Abagalilaaya abalala bonna?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addamu n'abagamba nti Mulowooza nga Abagaliraaya abo baali boonoonyi okusinga Abagaliraaya bonna, kubanga baabonyaabonyezebwa batyo?