Luke 13:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne wajjawo omu n'amubuuza nti: “Mukama, abalirokoka be batono?” Yezu n'abagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne wabaawo eyeewuunya nti, “Mukama waffe, abantu abalirokolebwa nga baliba batono?” Yesu n’addamu nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omu n'amubuuza nti, “ Mukama wange, be batono abalokolebwa?” Yesu n'amuddamu nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omu n'amubuuza nti: “Mukama wange, abalokolebwa be batono?” Yesu n'abagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu n'amugamba nti Mukama wange, be batono abalokolebwa? Ye n'abagamba nti