Luke 13:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu baliva ebuvanjuba n'ebugwanjuba, baliva emambuka n'emaserengeta, ne batuula ku mbaga mu bwakabaka bwa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga abantu baliva ebuvanjuba n’ebugwanjuba, ne bava ne mu bukiikakkono ne mu bukiikaddyo, ne batuula ku mmeeza mu bwakabaka bwa Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balijja nga bava ebuvanjuba n'ebugwanjuba, ne mu bukiikakkono ne mu bukiikaddyo, balituula ku mbaga mu bwakabaka bwa Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era abantu baliva ebuvanjuba n'ebugwanjuba, ne mu bukiikakkono ne ddyo, ne batuula ku mbaga mu Bwakabaka bwa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balijja nga bava ebuvanjuba n'ebugwanjuba, n'obukiika obwa kkono n'obwa ddyo, balituula mu bwakabaka bwa Katonda.