Luke 13:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze mbagamba nti si bwe kiri; kyokka bwe muteenenya, nammwe bwe mutyo bwe mulizikirira mwenna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nedda! Mbagamba nti bwe muteenenya nammwe bwe mugenda okuzikirira bwe mutyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mbagamba nti Si bwe kityo: naye bwe muteenenya, mwenna mulizikirira bwe mutyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbagamba nti si bwe kiri. Naye bwe muteenenya, nammwe mwenna mulizikirira.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mbagamba nti Si bwe kityo: naye bwe muteenenya, mulizikirira mwenna bwe nnyo.