Luke 13:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe gunaabala omwaka ogujja, awo kale; bwe gutaabale, oyinza okugutema.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe gulibala ebibala gye bujja, kiriba kirungi! Naye bwe gutalibala, olwo noolyoka ogutemawo.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe gulibala ebibala oluvannyuma, kirungi; naye oba nga si bwe kityo, oligutema.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa gulibala ebibala omwaka ogujja, kirungi; bwe gutalibala, oligutemawo.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe gulibala ebibala oluvannyuma, kirungi; naye oba nga si bwe kityo, oligutema.