Luke 14:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabula ggwe bw'ofumbanga embaga, oyitanga baavu, balema, bakateeyamba, bamuzibe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bw’ofumbanga ekijjulo, oyitanga abaavu, n’abagongobavu, n’abalema ne bamuzibe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bw'ofumbanga embaga, oyitanga abaavu n'abalema n'abawenyera n'abazibe b'amaaso,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bw'ofumbanga embaga, oyitanga baavu, bakateeyamba, balema, bamuzibe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bw'ofumbanga embaga, oyitanga abaavu n'abalema n'abawenyera n'abazibe b'amaaso: