Luke 14:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ye n'amugamba nti: “Omuntu omu yafumba embaga nnene, n'ayita bangi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amuddamu nti, “Waaliwo omusajja eyateekateeka okufumba embaga ennene, n’ayita abantu bangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'amugamba nti, “ Waaliwo omuntu eyafumba embaga ennene; n'ayita bangi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amugamba nti: “Waaliwo omuntu eyafumba embaga ennene, n'ayita bangi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'amugamba nti Waaliwo omuntu eyafumba embaga ennene; n'ayita bangi: