Luke 14:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omundi n'agamba nti: ‘Nawasizza omukazi; olw'ekyo siyinza kujja.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omulala n’agamba nti, ‘Nnawasizza omukazi noolwekyo sisobola kujja.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omulala n'agamba nti, ‘Mpasizza omukazi, n'olwekyo siyinza kujja.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'omulala n'agamba nti: ‘Nawasizza omukazi, n'olwekyo siyinza kujja.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omulala n'agamba nti Mpasizza omukazi, kyennaava nnema okuyinza okujja.