Luke 14:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka ka mbabuulire; ku basajja abo ababadde bayitiddwa, mpaawo anaakomba ku mbaga yange.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era mbategeeza nti tewali n’omu ku abo be nayita alirya ku mbaga yange.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mbagamba nti, ‘Bali abaayitibwa, tewali n'omu alirya ku mbaga yange.’”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbagamba nti ku basajja abo abaabadde bayitiddwa, tewali anaalya ku mbaga yange.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mbagamba nti Bali abaayitibwa, tewali n'omu alirega ku mbaga yange.