Luke 14:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sikulwa ng'amala okuyiwa omusingi, n'alemwa okumaliriza; bonna abagulaba ne bamusekerera, nga bagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga singa tagumaliriza n’akoma ku musingi gwokka, buli agulaba atandika okumusekerera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mpozzi bw'aba ng'amaze okuteekawo omusingi n'atasobola kugimaliriza, bonna abalaba batandika okumusekerera,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sikulwa ng'amala okuteekawo omusingi, n'atasobola kumaliriza, bonna abalaba ne batandika okumusekerera
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mpozzi bw'aba ng'amaze okuteekawo omusingi bw'atayinza kugimaliriza, bonna abalaba batanula okumusekerera,