Luke 14:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayitiddwa ku mbaga, bwe yalaba nga bagobereza ebifo eby'ekitiibwa, n'abagerera olugero, n'abagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu bwe yalaba abagenyi abaayitibwa n’abagerera olugero ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu bwe yalaba abo abaayitibwa ku mbaga engeri gye beeroboza ebifo eby'oku mwanjo; n'abagerera olugero n'abagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yalaba abayitiddwa ku mbaga nga beeroboza ebifo ebisinga okuba ebyekitiibwa, n'abagerera olugero, n'abagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agerera olugero abo abaayitibwa bwe yalaba engeri gye beeroboza ebifo eby'okumwanjo; n'abagamba nti