Luke 14:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bw'obanga oliko akuyise ku mbaga y'obugole, totuulanga mu kifo kisinga kitiibwa, sikulwa nga waliwo omulala gw'ayise akusinga ekitiibwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe bakuyitanga ku mbaga ey’obugole, teweetuuzanga mu kifo ekisinga okuba eky’ekitiibwa kubanga singa ejjayo omugenyi akusinga ekitiibwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Omuntu bw'akuyitanga ku mbaga ey'obugole, totuulanga mu kifo kya ku mwanjo, mpozzi waleme okubaawo omulala akusinga ekitiibwa gw'ayise,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omuntu bw'akuyitanga ku mbaga ey'obugole, totuulanga mu kifo ekisinga okuba ekyekitiibwa, sikulwa nga wabaawo omulala akusinga ekitiibwa ayitiddwa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu bw'akuyitanga ku mbaga ey'obugole, totuulanga mu kifo kya ku mwanjo, mpozzi waleme okubaawo akusinga ekitiibwa gw'ayise,