Luke 15:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga omwana wange ono yali afudde, azzeemu obulamu; yali azaaye, azaawuse.’ Ne batandika ekinyumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga mutabani wange ono yali afudde kaakano mulamu, yali azaaye laba wuuno azaawuse.’ Embaga n’etandika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga omwana wange ono yali afudde, azuukidde; yali azaaye, azaawuse. Ne batandika okusanyuka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga omwana wange ono yali afudde, azuukidde; yali azaaye, azaawuse.’ Awo ne batandika okusanyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga omwana wange ono yali afudde, azuukidde; yali azaaye, azaawuse. Ne batandika okusanyuka.