Luke 15:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'agiraba, n'ayita banne n'ab'omuliraano, n'abagamba nti: ‘Munsanyukireko, kubanga durakima yange eyali ebuze ngizudde.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’agiraba, ayita mikwano gye ne baliraanwa be n’abagamba nti, ‘Munsanyukireko, ennoso yange eyabadde ebuze ngirabye.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'agiraba, ayita mikwano gye ne baliraanwa be n'agamba nti Munsanyukireko, kubanga nzudde erupiya eyabadde embuze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ng'akizudde, ayita baliraanwa be, n'agamba nti: ‘Munsanyukireko, kubanga nzudde ekisente kyange ekya ffeeza ekibadde kibuze.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'agiraba, ayita mikwano gye ne baliraanwa be nagamba nti Munsanyukireko, kubanga nzudde erupiya eyabadde embuze.