Luke 16:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kyokka eggulu n'ensi kyangu okuggwaawo okusinga akatonnyeze akamu kati okuva mu Tteeka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kyangu eggulu n’ensi okuggwaawo okusinga n’akatundu k’ennukuta emu ey’amateeka okuggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kyangu eggulu n'ensi okuggwaawo, okusinga ennukuta emu ey'amateeka okuggwaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kyangu eggulu n'ensi okuggwaawo, okusinga akanukuta akamu okuggyibwa mu mateeka ga Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kyangu eggulu n'ensi okuggwaawo, okusinga ennukuta emu ey'amateeka okuggwaawo.