Luke 16:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'agamba nti: ‘Kale nno, kitange, nkwegayiridde, mutume mu nnyumba ya ssebo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awo nnaggagga n’ayaziirana nti, ‘Ayi kitange Ibulayimu, nkwegayiridde ntumira Laazaalo oyo mu maka ga kitange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba nti, ‘ Kale, nkwegayiridde, kitange, otume Lazaalo mu nnyumba ya kitange;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo omugagga n'agamba nti: ‘Kale nno ssebo, nkwegayiridde, tuma Laazaro mu nnyumba ya kitange,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba nti Kale, nkwegayiridde, kitange, omutume mu nnyumba ya kitange;