Luke 16:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu n'amugamba nti: ‘Balina Musa n'abalanzi; babawulirenga.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Ibulayimu n’amugamba nti, ‘Balina Musa ne bannabbi, kale bawulire abo.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Ibulayimu n'agamba nti, ‘ Balina Musa ne bannabbi; bawulirenga abo.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Aburahamu n'agamba nti: ‘Balina amateeka ga Musa n'abalanzi, bawulirenga abo.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Ibulayimu n'agamba nti Balina Musa ne bannabbi; babawulirenga abo.