Luke 16:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ntegedde kye nzija okukola, abantu balyoke bansuze mu mayumba gaabwe bwe nnaaba ngobeddwa mu buwanika.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekinaasobozesa abantu okunsembeza mu maka gaabwe, nga bwe ngobeddwa ku mulimu, nkifunye.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmanyi kye nnaakola, bwe nnaagobebwa mu buwanika, bansembeze mu nnyumba zaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kati mmanyi kye nnaakola, balyoke bannyanirize mu nnyumba zaabwe nga ngobeddwa ku buwanika.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmanyi kye nnaakola, bwe nnaagobebwa mu buwanika, bansembeze mu nnyumba zaabwe.