Luke 16:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'ayita buli alina ebbanja lya mukama we kinnoomu. N'agamba eyasooka nti: ‘Mukama wange akubanja ki?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“N’agenda ng’ayita buli eyalina ebbanja ku mukama we. Gwe yasookerako n’amubuuza nti, ‘Ebbanja mukama wange ly’akubanja lyenkana wa obunene?’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayita buli alina ebbanja lya mukama we, nnaagamba ow'olubereberye nti, ‘Mukama wange akubanja ki?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo n'ayita buli alina ebbanja lya mukama we. N'agamba eyasooka nti: ‘Mukama wange akubanja ki?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayita buli alina ebbanja lya mukama we, n'agamba ow'olubereberye nti Mukama wange akubanja ki?