Luke 17:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yabalaba, n'agamba nti: “Mugende mweyoleke bakabona.” Bwe baali bagenda, ne balongoosebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yabalaba n’abagamba nti, “Mugende mweyanjule eri bakabona.” Bwe baali nga bagenda ne bawona ne baba balongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yabalaba n'abagamba nti, “Mugende mwerage eri bakabona.” Awo olwatuuka bwe baali nga bagenda ne balongoosebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yabalaba, n'abagamba nti: “Mugende mweyanjule eri bakabona.” Awo bwe baali bagenda, ne balongooka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yabalaba n'abagamba nti Mugende mwerage eri bakabona. Awo olwatuuka bwe baali nga bagenda ne balongoosebwa.