Luke 17:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wadde tebaligamba nti: ‘Buubuno wano,’ oba nti: ‘Buubuli wali,’ kubanga obwakabaka bwa Katonda buli mu mmwe munda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era abantu tebagenda kugamba nti, ‘Laba buubuno wano,’ oba nti, ‘Buubuli wali,’ kubanga obwakabaka bwa Katonda buli mu mmwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
so tebaligamba nti Laba, buli wano! oba nti buli wali! kubanga, laba, obwakabaka bwa Katonda buli wakati mu mmwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu tebaligamba nti: ‘Laba, buli wano,’ oba nti: ‘Buli wali,’ kubanga Obwakabaka bwa Katonda buli mu mmwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so tebaligamba nti Laba, buli wano! Oba nti Buli wali! Kubanga, laba, obwakabaka bwa Katonda buli munda yammwe!