Luke 17:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka ateekwa okusooka okubonyaabonyezebwa mu bingi, n'okugaanibwa ezzadde lino.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye okusooka kimugwanira okubonaabona mu bintu bingi, n’okugaanibwa, abantu ab’omulembe guno.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye okusooka kimugwanira okubonyaabonyezebwa ennyo, n'okugaanibwa ab'emirembe gino.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ateekwa okusooka okubonyaabonyezebwa ennyo, n'okugaanibwa ab'omulembe guno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye okusooka kimugwanira okubonyaabonyezebwa ebingi n'okugaanibwa ab'emirembe gino.