Luke 17:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bwe gwali mu budde bwa Nowa, era bwe guliba ne mu budde bw'Omwana w'Omuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nga bwe kyali mu biseera bya Nuuwa, era bwe kityo bwe kiriba ne mu biseera by’Omwana w’Omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nga bwe byali mu nnaku za Nuuwa, bwe bityo bwe biriba ne mu nnaku z'Omwana w'omuntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nga bwe kyali mu mulembe gwa Noowa, bwe kityo bwe kiriba ne mu kiseera ky'Omwana w'Omuntu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nga bwe byali mu nnaku za Nuuwa, bwe bityo bwe biriba ne mu nnaku z’Omwana, w'omuntu.