Luke 17:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nga bwe gwali mu budde bwa Loti: baali balya nga banywa, nga bagula nga batunda, nga basimba nga bazimba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Era kiriba nga bwe kyali mu nnaku za Lutti. Abantu baali balya nga banywa, nga bagula era nga batunda, nga balima era nga bazimba amayumba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nga bwe byali mu nnaku za Lutti; baali nga balya, nga banywa, nga bagula, nga batunda, nga basiga, nga bazimba,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kiriba nga bwe kyali mu mulembe gwa Looti. Abantu baali balya era nga banywa, baali bagula era nga batunda, baali basiga era nga bazimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nga bwe byali mu nnaku za Lutti; baali nga balya, nga banywa, nga bagula nga batunda, nga basiga, nga bazimba;