Luke 18:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abagamba nti: “Mu kibuga ekimu mwalimu omulamuzi nga tatya Katonda, era n'abantu nga tabafaako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Waaliwo omulamuzi mu kibuga ekimu, nga tatya Katonda era nga tafa ku muntu yenna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'agamba nti, “ Waaliwo omulamuzi mu kibuga kimu, ataatyanga Katonda, era nga tassaamu muntu kitiibwa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba nti: “Waaliwo omulamuzi mu kibuga ekimu, ataatyanga Katonda era atassangamu muntu kitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'agamba nti Waaliwo omulamuzi mu kibuga kimu, ataatya Katonda, era nga tassaamu muntu kitiibwa;